Ab'enganda z'abawagizi n'abakozi b'ekibiina ki NUP abaawambiddwa nga mu bano kuliko n'abakulira akakiiko k'ekibiina ak'ebyokulonda bakyali mu bweraliikirivu olw'obutamanya wa abantu baabwe gye bali.